CBS FM UG

14.9K posts

CBS FM UG banner
CBS FM UG

CBS FM UG

@cbsfm_ug

Laadiyo y'Obujjajja ey'Obwakabaka bwa Buganda. Eno ye Page yaffe entongole. Twegatteko.

2nd Floor Masengere Building Inscrit le Haziran 2023
658 Abonnements14.2K Abonnés
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Sipiika wa @Parliament_Ug , Nnaalongo @AnitahAmong mu butongole abikidde ababaka okufa kwa Hon Helen Nakimuli abadde omubaka omukyala owa district y'e Kalangala eyafa jjuuzi. Asaasidde nnyo abantu b'e Kalangala, aba @NUP_Ug Nakimuli mwabadde n'aboluganda. Ababaka basiriikiriddemu okumujjukira! #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet media
Filipino
0
0
0
31
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Kati bwoggulawo Cente Junior Account mu @CentenaryBank , ofunirako n'emiganyulo gya Yinsuwa y'ebyobulamu okuyamba omwana, omuzadde oba amulabirira ku nsonga z'obujjanjabi olw'obuvune obuva ku bubenje, okufa n'okuteekateeka eby'okuziika. Kakasa nti ogikuumirako ensimbi 200,000/= Goberera empenduzo eno omanye ebisingawo: centenarybank.co.ug/product-detail
CBS FM UG tweet media
0
0
1
41
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Omubaka wa Nyendo Mukungwe era eyakulirako oludda oluvuganya Gavumenti mu @Parliament_Ug Owek. @MathiasMpuuga akungubagidde Hon Helen Nakimuli abadde omubaka wa District y'e Kalangala. Omwogeddeko ng'abadde omuteesa omulungi. #CBSFmUpdates
Filipino
0
2
4
151
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Poliisi e Hoima ekutte n'eggalira omugoba w'emmotoka erabikira mu katambi lwakutikka mmotoka mu ngeri etali yabuvunaanyizibwa. Akatambi kano kaakwatibwa omu ku banna Uganda abafaayo eyakaweereza poliisi nga yeemulugunya ku ngeri ey'obulabe emmotoka gyeyali etikkiddwamu. #CBSFmUpdates
Indonesia
0
1
3
310
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Ssinga omubaka wa Parliament afa nga tannalayira, etteeka ligamba ki? Ssentebe w'akakiiko k'ebyokulonda @UgandaEC , Omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama alambuludde ku nsonga eno ng'agyesigamya ku kufa kya Hon Helen Nakimuli abadde omubaka omukyala owa district y'e Kalangala. #CBSFmUpdates
Filipino
0
2
8
341
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Tosubwa Annual General Meeting ya YPA nga 22 May 2026 ku grounds za ku kisaawe e Kololo okumanya ebisingawo kuba 0703000034 oba 0707592237 @YPAGoats
Indonesia
0
0
0
66
CBS FM UG retweeté
Charles Peter Mayiga
Charles Peter Mayiga@cpmayiga·
Kampala Hash House Harriers bakifuula kalombolombo okudduka emisinde nga basimbula mu Bulange ennaku ntono nga twakamala emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka, era nabo nga bannyikiza kaweefube w'okulwanyisa mukenenya, Kabaka waffe gw'akulembeddemu. Mbeebaza olw'okuddiŋŋana enkola eno kubanga ekintu kyonna okukiwangula kirina kuddiŋŋanibwa, n'olutalo lw'okulwanyisa mukenenya tetulina kuluzikiza. Twongera okukubiriza abasajja okukulemberamu kaweefube ono, naye n'abakyala tubagamba, abasajja mubagambe basooke kwekebeza mulyoke mu beesige. #EndAIDS2030 @Kh3Kampala
Charles Peter Mayiga tweet mediaCharles Peter Mayiga tweet mediaCharles Peter Mayiga tweet mediaCharles Peter Mayiga tweet media
Filipino
7
13
244
8.2K
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Tosubwa Endongo Y'ebinyanya Teri kuzikiza nga 09 May 2026 E Kyengera ku Summit okuyingira 10,000 #cbsat30 @MbaziiraTonny_
Filipino
0
0
7
160
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Eklesia y’Abasoddookisi mu Uganda ekungubagidde abadde omubaka omukyaala owa District y’e Kalangala Hellen Nakimuli era abadde Omukristiaano Omusoddookisi Omuteefu eyafudde. Ssaabasumba w’Abasoddookisi mu Uganda Metropolitan Jeronymos Muzeeyi, okufa kwa Nakimuli kubakubye encukwe! Ssaabasumba asaasidde nnyo Rev Fr. Christopher Walusimbi Kweba omuwummuze n’alangirira nti Eklesia yaakusabira Nakimuli ku Lwokuna nga 23. #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet media
Filipino
0
8
95
3.5K
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bwensi @nemaug kirangidde nti kyakuddamu okutereeza n'okusengula bonna abakolera/ abeesenza mu ntobazzi. #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet media
Indonesia
0
0
2
116
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Nyumirwa Internet eteriiko kkomo okuva mu @BCC_UG ku nsimbi ezisoboka!
CBS FM UG tweet media
Suomi
0
0
0
85
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Omwoleso gwa CBS PEWOSA Trade Fair 2026 gugobye bumale nate. Jangu wewandiise mangu wano mu Masengere mu Office za CBS Nsindikanjake. #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet media
Filipino
0
0
1
42
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Good Times Primary School Kawaala ly'abawala n’abalenzi, Primary, Nursery ne Day care. Lisangibwa Kasubi –Kawaala mu Lubaga. abava awaka n’abekisulo, balina emmotoka ezitambuza abayizi. Okumanya ebisingawo kuba essimu 0393248796 oba 0393249503
CBS FM UG tweet mediaCBS FM UG tweet media
Filipino
0
0
1
40
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Kitalo nnyo ekya Munnannimi era Omusomesa ate omuwandiisi w'ebitabo by'Olulimi Oluganda Prof. John Crisostomo Ssekamwa. Ajjukirwa nnyo mu bbanguliro ly’Abasomesa e Makerere olw’omulimu amakula naddala mu ssomero ly’Olulimi Oluganda. #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet media
Filipino
1
0
13
372
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Omulambo gw'abadde omubadde omubaka omukyala owa district y'e Kalangala Hon Helen Nakimuli guggyiddwa mu maka ga A-Plus gutwalibwe e Kalangala gyabadde akiikirira abaayo bamukungubagire. #CBSFmUpdates
Filipino
0
0
24
576
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Parliament efulumizza enteekateeka y'okukungubagira, okusabira n'okuziika Hon Helen Nakimuli abadde omubaka omukyala owa district y’e Kalangala @Parliament_Ug
CBS FM UG tweet mediaCBS FM UG tweet media
Filipino
0
0
34
604
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Tosubwa Annual General Meeting ya YPA nga 22 May 2026 ku grounds za ku kisaawe e Kololo okumanya ebisingawo kuba 0703000034 oba 0707592237 @YPAGoats
Indonesia
0
0
1
101
CBS FM UG
CBS FM UG@cbsfm_ug·
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alambula ku Mutaka Nnadduli Kibaale mu maka ge e Kamatugga Kyaddondo okubaako eby'ensonga byebawayaamu n'okumusaasira obukosefu. Omutaka Kibaale yoomu ku basajja Enkwatangabo abaakola obutaweera okuzzaawo Obwakabaka. #CBSFmUpdates
CBS FM UG tweet mediaCBS FM UG tweet mediaCBS FM UG tweet mediaCBS FM UG tweet media
Indonesia
2
13
199
5.5K