
Tuli ku Butikkiro e Mengo okujagulizaako mukuuma Ddamula @cpmayiga nga aweza emyaaka 13 bukyanga Nynnimu, Ssaabasajja Kabaka amukwaasa Ddamula.
Ebitukiddwaako mu myaka 13 nga Oweek. CPM ye Katikkiro wa @BugandaKingdom_ byeyogerera, era tusiima enkola ye ey'obuteebalira mukizimba ensi yaffe Buganda.
Awangaale Ssabasajja Kabaka.




Filipino
































