
Watch #NTVPeople'sParliament live here | ntv.co.ug x.com/i/broadcasts/1…
Derrick Mugisha
434 posts


Watch #NTVPeople'sParliament live here | ntv.co.ug x.com/i/broadcasts/1…







Ongoing session at Bulange Mengo: Understanding the NBSAP III exploring how national biodiversity strategies translate into action on the ground. #ROOTS #BIOFIN #GenGreen












Ekitongole ki United Nations Development Programmes - UNDP kyegasse ku Bwakabaka mu nteekateeka y'okutaasa obutondebwensi nga kitegese omusomo okubangula abakulembeze b'Abavubuka mu Buganda ku bukulu bw'okutaasa obutonde ogugenda okumala ennaku 3 ku Bulange e Mengo. Omukubiriza w'Olukiiko lwa Buganda Owek. Patrick Luwaga Mugumbule y'agguddewo omusomo guno n’akubirizza Abavubuka okukuuma ebintu bajjajja baabwe byebaakuuma basobole okubeera mu nsi eyeyagaza mu biseera ebijja. Akulembera UNDP mu Uganda, Nwanne Vwede Obahor, agamba okunoonyereza kulaga nti obutonde butaaguddwa nnyo nga engeri yokka ey'okubutaasa buli omu kusitukiramu naddala Abavubuka kubanga bebeesigamyeko ensi ey’enkya. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI