Sabitlenmiş Tweet
BAGANDA LUGANDA Entongole(official)
2.5K posts

BAGANDA LUGANDA Entongole(official)
@BagandaLuganda
Abaana ba Buganda tuli baluganda 🤝 https://t.co/1pCJ6AQZRL
Katılım Ağustos 2020
514 Takip Edilen2.4K Takipçiler
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Linda kiggweyo…. Gula kati omujoozi gwo ogw’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka ku 25,000 zokka weewale ogukuseera ku ssaawa esembayo #KabakaBirthdayRun2026

Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Minisitule y'Abavubuka nga eri wamu ne BBS Terefayina akawungeezi k'eggulo baategese okukubaganya ebirowoozo okw'abavubuka abasimbyewo okukiikirira abavubuka ba Buganda mu Palamenti
Abavubuka 6 kw'abo omusanvu abavuganya bebeetabye mu nteekateeka eno okuli Churchill Ssentamu - Independent, Andrew Bbaale Mulumba - Democratic party, Isaac Nazimuula, Tonny Raymond Jjaggwe - Independent, Kulabako Edward - NUP, Wanyaga Gloria - Independent
Enteekateeka eno egguddwawo akolanga Minisita w'Abavubuka Emizannyo n'Ebitone Oweek Choltilda Nakate Kikomeko (Minisita w'enkulaakulana y'abantu mu Buganda)
Minisita Nakate ajjukizza abavubuka ekiragiro kya Ssaabasajja Kabaka ekyokwenyigira mu bukulembeze awamu obuvunaanyizibwa bwabwe nga bannanyini mulembe guno Omutebi.
Yebazizza Olukkiko lw'abavubuka ttabamiruka wamu ne BBS terefayina olw'okukwanaganya enteekateeka eno.

Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Omuyimbi Maureen Nantume akiise Embuga n'asisinkana Katikkiro n'amubuulira ku nteekateeka z'ekivvulu kye ky'atuumye 'MY STORY' ekinaabaayo nga 21/11/2025 ku Serena Hotel. Nantume awaddeyo n'oluwalo okuwagira emirimu gy'Obwakabaka.
Katikkiro @cpmayiga yebazizza Maureen Nantume olw'okunnyikiza omulimu gwe, ekiwadde n'abantu omukisa okufuna emirimu okugeza nga mu kivvulu ky'ategese abantu ab'enjawulo mwe bajja okufuna ssente okugeza; abazinnyi, abatimbi, ab'ebivuga n'amataala n'abalala.
Katikkiro era asabye Bannabitone bonna okunnyikiza emirimu gyabwe n'ategeeza nti Obwakabaka bulina n'enteekateeka okulaba nti emirimu gya Bannabitone gikolebwa mu ngeri ey'ekikugu.
Bannabitone; Mariam Ndagire, Ronald Mayinja, Carol Nantongo, Jean Nakacwa n'abalala bawerekeddeko Nantume.

Filipino
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Wulira line bannange ❤️❤️❤️
BAGANDA LUGANDA Entongole(official)@BagandaLuganda
Oluganda luwooma... esomelo
Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

First of all eh!
BAGANDA LUGANDA Entongole(official)@BagandaLuganda
Oluganda luwooma... esomelo
English
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

@Nzensubuga owoomesa Oluganda
BAGANDA LUGANDA Entongole(official)@BagandaLuganda
Oluganda luwooma... esomelo
Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Ababaka ba Paalamenti abava mu kabondo ka Buganda baleese amakula ga Ssaabasajja Kabaka mu kujaguza amatikkira ge ag'omulundi ogwa 32.
Omuwanika w'akabondo kano era omubaka we Busujju Hon. Lukyamuzi David Kalwanga, kulw'Ababaka abalala y'atuusizza amakula gano eri Minisita wa Gavumenti ez’Ebitundu n'ensonga za Buganda ebweru, Oweek Joseph Kawuki.
Omubaka Kalwanga agambye nti buno buvunaanyizibwa bwabwe era kibakwatako butereevu okuvaayo nebawagira enteekateeka eno era basazeewo okuwaayo ettu lino nga bajjukira ebyo Kabaka byakoledde Obwakabaka mu myaka gino.
Minisita Kawuki ayanirizza Omubaka ono ku lw’Omumyuka ow’Okubiri owa Katikkiro Oweek. Robert Waggwa Nsibirwa n'abeebaza okwewayo okwetaba mu matikkira gano n’okutuukiriza obuvunaanyizibwa obw’okwetaba mu nteekateeka z’Obwakabaka.

Filipino
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Tuyozaayoza Kabaka n’Obuganda bwonna, olw’Okutuuka ku bikujjuko by’amatikkira ga #KabakaKuNamulondo. Emyaka 32. Ani yali amanyi? Tulijjukiranga abazira ba Buganda, abeetaba ku lutabaalo okuzza eŋŋoma, n’okujaguza olw’ebirungi ebituukiddwako ku mulembe Omutebi. #WangaalaAyiKabaka

Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

Ayi Ssaabasajja Kabaka, wadde otukulembedde kati emyaka 32. Waliwo Amasaza agatatwalangako kikopo kya Masaza. Ggo nga geetabamu bwetabi. Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja Kabaka🥹 #MasazaCup2025 #Amatikkira32

Filipino
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi

*Obwakabaka mu mpapula z'amawulire. Ebyabadde ku mukolo gw'amatikkira ga Kabaka e Kibuli.*
@DailyMonitor @bukeddeonline @newvisionwire
#Amatikkira32

Indonesia
BAGANDA LUGANDA Entongole(official) retweetledi