Munaabi Phillip
638 posts

Munaabi Phillip
@MunaabiP
I am More Life, More Peace & Balance. ADVOCATE - MEDIATOR

This is your sign to passby your favorite Java House Branch Today 👀☕️ Latte? Cappuccino? Espresso? Americano? House Tea? Enjoy your favourite single coffee at just UGX 1,000 Today 21st April | 6AM – 10AM #JavaAt12 | #BirthdayOffers | #MadeWithLove

Olutalo lw'okulwanyisa mukenenya buli muntu ateekwa okuggula amatu ge n'okubikula amaaso tusobole okukomya okusaanana kw'akawuka, abakazi bafune obuvumu obugamba abasajja okusooka okwekebeza, n'abasajja okutwala ensonga y'obulamu nga nkulu ddala. Nneebaza Bannabyabufuzi, ebitongole, kkampuni ez'enjawulo n'amasomero agazze Embuga leero okugula emijoozi gy'emisinde okuwagira kaweefube Nnyinimu gw'atukulembeddemu ow'okugoba mukenenya. Okwolesebwa kwaffe okw'okuzza Buganda kwesigamye nnyo ku byobulamu, eno y'ensonga lwaki tubitaddeko nnyo essira, kubanga abantu abalamu obulungi be bakola emirimu egizza Buganda ku ntikko. Twongera okubakubiriza buli aguze omujoozi, ffenna tuggwere mu Lubiri, obubaka bw'okulwanyisa mukenenya bwongere okunnyikira mu ffe ffenna. #KabakaBirthdayRun2026




























PHOTOS: The new council of @ug_lawsociety, led by President-elect Counsel @IsaacSsemakadde, has taken their oath to lead the society for the next two years. The swearing-in was presided over by Deputy Registrar Faisal Mulalira. 📸 @francis_isano #NBSUpdates






