Ivan Lukanda retweetledi

Agava e Roma simalungi… Omutukuvu Ppaapa Francis addusiddwa mu ddwaliro ng’embeera y’obulamu bwe tesanyusa. Kigambibwa ono y’afunye okukaluubirizibwa mu kussa nga nebbanga eriyise abadde atambulira mu kagaali olw’obuvune bweyafuna mu vviivi. Wabula abasawo batangaazizza nti ono talina kirwadde kya Covid nti oba kyekimulobera okussa obulungi. #BBSKATI #BBSGambuuze #BBSAgeesigika

Indonesia

