

Simon Ssenkaayi Foundation
2.5K posts

@parxonsimon
The Simon Ssenkaayi Foundation Seek to unlock the possibility inside every human.












TOBA MUNNANGE NYO, ONO OBADDE OMUMANYI? Omuwabuzi w'ekibiina kya Buganda Yiyo Buganda Yange. Mw. Simon Ssenkaayi @~ssfuganda.org. 🔵Musajja Muganda 🔵Yeddira Ndiga 🔵Asibuka mu Ssaza lya Ssaabasajja Kabaka Busiro. 🔵Muweereza mu Bwakabaka bwa Buganda mu bitongole eby'enjawulo. 🔵Musomesa era mukuggu mu kulambika abantu naddala kunsonga z'okwezuula wamu n'okukola era enteekateeka ezimu ku zino zibeera ku CBS FM. 🔵Yatandikawo ssfuganda.org Ekitongole ekiyamba abantu okubeera n’obulamu obw’amakulu. 🔵Mukulembeze atadde ennyo amaanyi mu kulaba nga Obuwangwa bwaffe bukumibwa. 🔵Musajja mumanyi nnyo era eyebuzibwako ensonga ez'enjawulo. Ebyo bye bitono byennyinza okubategeza ku muweereza wa Ssaabasajja Ono!


KITALO ! Omumbejja Diana Balizzamuggale Teyeggala Ndege era muto wa Ssaabasajja Kabaka abuze, okusinziira ku Minisita w’Amawulire Israel Kitooke Omumbejja abadde atawanyizibwa obulwadde okumala akabanga. Ebisingawo tubireeta. Gutusinze nnyo Ssaabasajja Kabaka @parxonsimon






























