Sabitlenmiş Tweet

Ba Imam ne ba Amirat okwetooloola eggwanga beebazizza URA olw'okugabana nabo mu kiseera ky'omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan, oluvannyuma lw'okuweebwa ettu lya Eid.
Bagamba nti guno ge mulundi ogusoose, ekintu ekiraga nti ekitongole kya URA kikolagana n'abantu bonna mu ggwanga.
Ekitongole kya URA kibaagaliza Eid ul-Fitr ey'emirembe!
#FfeBanno
Filipino





























