Kisaakye Miria
36 posts

Kisaakye Miria
@MirryA25
A proud Musoga. HE @Asann_14 HE @HEBobiwine











i am taking a 4 months break off x (social media) effective, immediately. respect my privacy. don’t call/text me.

@Pliam_ find real jobs. stop masquerading as x leaders

Bannayuganda mwenna Ekitongole ekilungamya eby’empuliziganya mu ggwanga (Uganda Communications Commission) kyagala okubategeeza ku nsonga z’okweyambisa omutimbagano na ddala mu mbeera eliwo kati ey’abamu okugweyambisa mu ngeri emenya amateeka. Embeera eliwo gye twogera ko; tukimanyi bulungi nnyo nti kkooti etaputa ssemateeka elina obutundu bwe yamenya wo nga tebukyakola ku teeka ly’okukozesa obubi kompyuta n’emitimbagano mu ggwanga lino. Obutundu obwo, bukwata ku bintu nga okukozesa obubi “social media” omuli; okuvuma n’okuvvoola abalala, okulaga abaana ebintu ebitasanidde kulabwa ba myaka gyabwe n’ebintu ebirala. Twagala okubategeeza nti newankubadde kkooti etaputa amateeka yagyawo obutundu obwo, ekyo tekitegeeza nti kkooti ewagira ebintu ebyo okubeerawo. Ebintu ebyo bisigala bikyali bikyaamu mu buntu, mu mpisa ne mu mateeka amalala kkooti geetakwatako. Newankubadde obutundu obwo bwagibwawo, bannayuganda tubategeeza nti wakyaliwo amateeka amalala mangi agayinza okukozesebwa okulaba nga emitimbagano gikozesebwa bulungi, nga eteeka elya UCC Act elyateekawo ekitongoole kino @UCC_Official, amateeka agakwata ku by’abaana, eteeka ku kugoberera ebintu ebtali bituufu ebiteekebwa ku mitimbagano (Cyberstalking), Eteeka ku kubuzabuza n’obulyazaamanya obukozesebwa mu kkuba abantu ku mikutu. Gonna amateeka ago gakyali wo era gali mu nkola. N’olw'ensonga eyo, njagala tubeere begendereza nnyo, tukozese emitimbagano gino bulungi kubanga tuwuliddeyo bannaffe bangi abalowooza nti lwakuba obutundu obumu kkooti yabugyawo, kati lifuuse beetu buli omu okukola byayagala ku mitimbagano. Ekyo sikituufu n’akamu. Nawulidde ko n’abamu ababadde bakunga bannabwe nti bawuulidde mbu etteeka baliweze nti kati bakole kyonna kyebagala, munnange kankutegeeze, oyo akukunga ayagala kuleetera kabasa mwattu era tokkiriza. Waliwo olugero nti ekisolo ekimu bwe kyali kikijjanya ebisolo ebirala byatuula okukisalira amagezi g'okukisiba ekide mu bulago bisobole okukiwulira nga kijja bidduke. Kya nnaku nti ekisolo ekyewaayo okukola omulimu guno ogw'okugenda okusiba mu kisolo kiri ekide, bwe kyagenda tekyadda era banne baakyo nebadduka. So munange, tobeera nga ekisolo ekyo oyagale okusiba ekide mu teeka nga oligezesa oba okufuna endowooza nti amateeka tegakyali wo . Njagala okubategeeza nti ffe abalungamya emitimbagano, amateeka gakyaliwo mangi ge tusobola okukozesa okutereeza embeera y’emitimbagano. N’olw’ekyo tetweyibaala, tukozese emitimbagano bulungi okutumbula embeera zaffe ez’obuntu, eby’enfuna, emboozi zaffe ennungi, eby’okwesanyusa mu, okweyigiriza n’okukola emirimu nga tetukola bikosa balala. Mwebale nnyo



This afternoon, I met the NRM Parliamentary Caucus at State House, Entebbe, and guided them on the FY 2026/2027 budget priorities and the importance of the Protection of Sovereignty Bill, 2025. We agreed to prioritize peace and security, roads, electricity, the railway, scientific innovation, preparations for AFCON 2027, restocking in Teso, Lango and Acholi, and salary enhancement for teachers, TVET staff and security personnel to support Uganda’s socio-economic transformation and safeguard our national interests.

When did Dr Maggie Kigozi become a professor? I know she trained and briefly practised as a medical doctor, but I missed the part about how she became a professor. I see many publications using the prefix Prof. before her name. Any details?





